A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #

SHAWN KIMULI lyrics : "Afaayo"

(Verse 1)

Obulamu munsi eno

Mulimu ebisera ebikyamu
Nga omuntu Ebikulema nawe okuwangula
Mukunyikila mukufuba okungi

Osabye okye
Katibwogezako olaba nga'mala ebisera byo
Kale laba yo eno

Tolina mbavu nga gwe
Olusi onafuwa oselala
Olusi olemelelwa

Tobanakutya
Bamugumu nga mukama omwesiga
Mubuli mbela

Kimanye nti bambi afaayo
(Chorus)


Mukama a!@$&anyi
Afaayo jooli dear
Embela yo ajimanyi

Afaayo jooli dear
(Verse 2)


Olusi okaaba
Mbulawo akimanyi odaaga
Bakukyaye olwe'nsobi enyingi zokoze

Wasubila
Nti olibabulungi okusinga bwoli
Wanafuwa

Bwewalowoza nti tomalako
Mukama mulungi
Alina pulani enungi jooli

Ebizibubyo ebingii

Bimukwase akuyambe

Mukama Katonda ya!@$&anya luli nga tonabao
Nakati akwagala, akwagala nga bwoli
(Chorus)

(Bridge)

Mukama afaayo, tagenda kulwawo

Okuleta enseko, mubulamu bwo
Tokowa kusubila, tokowa kulindila
Saba ng'okiliza, todilila nga



Submit Corrections